Njagaliza buli omu ku mmwe okufuna okukkiriza okw’ekipimo ekijjuvu okw’omwoyo era weyagalire mu kitiibwa ky’eggulu ekitagwaawo mu Yerusaalemi empya ewali namulondo ya Katonda!
Awamu n’ekitabo ekiyitibwa Obubaka Obw’omusalaba ekyakafulumizibwa, Ekigero ky’Okukkiriza kitabo kikulu nnyo era nga kya mugaso nnyo mukulung’amya omuntu eri obulamu bw’ekikristaayo obulungi. Nneebaza n’okuddiza Katonda kitaffe ekitiibwa, awadde omukisa omulimu guno ogw’ettendo okusobola okufulumizibwa okusobola okwoleka obwakabaka obw’omuggulu eri abantu abatabalika.
...
Gjør som tusenvis av andre bokelskere
Abonner på vårt nyhetsbrev og få rabatter og inspirasjon til din neste leseopplevelse.
Ved å abonnere godtar du vår personvernerklæring.Du kan når som helst melde deg av våre nyhetsbrev.